Psalms 50:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'eggulu lirangirira obutuukirivu bwe, kubanga Katonda yennyini ye mulamuzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eggulu litegeeza obutuukirivu bwa Katonda kubanga Katonda yennyini ye mulamuzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'eggulu liribuulira obutuukirivu bwe; Kubanga Katonda ye mulamuzi yennyini!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eggulu lirangirira nti Katonda mutuukirivu, yennyini ye mulamuzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'eggulu liribuulira obutuukirivu bwe; Kubanga Katonda ye mulamuzi yennyini. (Seera)