Psalms 50:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sikuvunaana gwa bitambiro byo, oba gwa bitambiro byo ebyokye, kubanga ebyo bindi awo mu maaso bulijjo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sikunenya lwa ssaddaaka zo, oba ebiweebwayo ebyokebwa by’ossa mu maaso gange bulijjo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Siikunenye lwa ssaddaaka zo; N'ebyokebwa byo biri mu maaso gange bulijjo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sikunenya lwa bitambiro byo. Ebyokebwa tebibulawo by'ompa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Siikunenye lwa ssaddaaka zo; N'ebyokebwa byo biri mu maaso gange bulijjo.