Psalms 51:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Zabbuli ya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onsaasire, Ayi Mukama, ggwe alina okwagala okutaggwaawo. Olw’okusaasira kwo okungi nziggyaako ebyonoono byange byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onsaasire, Ayi Katonda, mu kisa kyo; Olw'okusaasira kwo okungi sangula ebyonoono byange byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkwatirwa ekisa, ayi Mukama omusaasizi. Olw'okusaasira kwo okungi nzigyaako emisango gyange gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onsaasire, ai Katonda, mu kisa kyo; Mu bungi obw'okusaasira kwo sangula ebyonoono byange byonna.