Psalms 51:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mponya omusango gw'okuyiwa omusaayi, ayi Katonda, Katonda Omulokozi wange, olulimi lwange lulirangirira obutuufu bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tosanyukira ssaddaaka, nandigikuleetedde; n’ebiweebwayo ebyokebwa tobisanyukira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tosanyukira ssaddaaka; naandizikuwadde; Ebiweebwayo ebyokebwa tebikusanyusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe toyagala bitambiro ne bwe nandibikuwadde, wadde ebiweebwayo ne byokebwa tebikusanyusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tosanyukira ssaddaaka; naakukuwadde; Ebiweebwayo ebyokebwa tebikuwoomera.