Psalms 51:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe wekka, ggwe nasobya, ekibi mu maaso go kye nakola; obeere mutuufu mu bigambo byo, muluŋŋamu mu nnamula yo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyagala amazima agaviira ddala mu mutima gwange. Ompe amagezi munda ddala mu nze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, ggwe oyagala eby'omunda eby'amazima; Era mu mwoyo ogutalabika on'ommanyisa amagezi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe oyagala mazima mu mutima gw'omuntu. Njigiriza amagezi mu mwoyo gwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, ggwe oyagala eby'omunda eby'amazima; Era mu mwoyo ogutalabika onommanyisa amagezi.