Psalms 51:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kituufu, oyagala wa mutima gwa mazima; mu mutima munda onjigiriza amagezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onzirize essanyu n’okwesiima, amagumba gange ge wamenyaamenya gasanyuke.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ompulize essanyu n'okwesiima; Amagumba ge wamenya gasanyuke.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mpa okuwulira essanyu n'okwesiima. Newaakubadde wankuba n'ombonereza, nja kuddamu nsanyuke.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ompulize essanyu n'okwesiima; Amagumba ge wamenya gasanyuke.