Psalms 52:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kabanga oteekateeka nkwe, olulimi lukuli ng'akamwano akoogi; ggwe omulimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Osanyukira nnyo okwogera ebirumya. Ggwe olulimi kalimbira!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyagala ebigambo ebirumya abalala, Ggwe olulimi olw'obulimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyagala ebigambo ebirumya abalala, mulimba ggwe!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyagala ebigambo byonna ebiruma, Ggwe olulimi olw'obulimba.