Psalms 52:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyagala mboozi zisojja, ggwe olulimi olulimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bino abatuukirivu balibiraba, ne babitunuulira nga batidde. Naye balikusekerera, nga bwe bagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'abatuukirivu balikiraba, ne batya, Balimusekerera, ne boogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu abalungi baliraba kino ne batya. Balikusekerera ne bagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'abatuukirivu baliraba, balitya, Balimusekerera, nga boogera nti