Psalms 53:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusiru agamba mu mutima gwe nti: “Katonda taliiwo.” Boonoonefu, n'ebikolwa byabwe byenyinyalwa; tewali akola kirungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda atunuulira abaana b’abantu ng’asinziira mu ggulu, alabe obanga mulimu mu bo abamutegeera era abamunoonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda atunuulira abaana b'abantu ng'asinziira mu ggulu, Alabe oba nga waliwo abategeera, Abanoonya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda asinziira mu ggulu n'atunuulira abantu, alabe oba nga waliwo abategeera, oba nga waliwo abamunoonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda yatunula ku baana b'abantu ng'ayima mu ggulu, Alabe nga waliwo abategeera, Abanoonya Katonda.