Psalms 54:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Na bivuga bya nkoba. Masukili ya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’erinnya lyo ondokole, Ayi Katonda, n’amaanyi go amangi onzigyeko omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndokola, Ayi Katonda, olw'erinnya lyo, Onzigyeko omusango olw'amaanyi go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, ndokola n'obuyinza bwo, mponya n'amaanyi go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndokola, ai Katonda, n'erinnya lyo, Onsalire omusango mu maanyi go.