Psalms 54:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, wulira essaala yange; wulira ebigambo by'akamwa kange obitegere okutu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, Katonda ye mubeezi wange, Mukama ye mukuumi wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, Katonda ye mubeezi wange; Mukama ali wamu n'abo abanyweza emmeeme yange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Katonda ye annyamba Mukama ye awanirira obulamu bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, Katonda ye mubeezi wange: Mukama ali wamu n'abo abanyweza emmeeme yange.