Psalms 54:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti abeekuza bansitukiddemu; abantu abakambwe banoonya obulamu bwange; abo Katonda abatamulabamu ka buntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leka ebintu ebibi byonna bye bantegekera, bibeekyusize, obazikirize olw’obwesigwa bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aliwalana obubi obwo ku balabe bange: Obazikirize mu mazima go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alibonereza abalabe bange, ebibi byabwe bibaddire.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aliwalana obubi obwo ku balabe bange: Obazikirize mu mazima go.