Psalms 54:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Katonda ye muyambi wange, Omukama y'awanirira obulamu bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaakuleeteranga ssaddaaka ey’ekyeyagalire; ne ntendereza erinnya lyo, Ayi Mukama, kubanga ddungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ssaddaaka ey'omwoyo ogw'eddembe gye ndikuwa ggwe; Nneebazanga erinnya lyo, Ayi Mukama, kubanga ddungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ndikuwa ekitambiro nga nsanyuka, ndikwebaza kubanga oli mulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ssaddaaka ey'omwoyo ogw'eddembe gye ndikuwa ggwe: Neebazanga erinnya lyo, ai Mukama, kubanga ddungi.