Psalms 55:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Na bivuga eby'enkoba. Masukili ya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Owulirize okusaba kwange, Ayi Katonda, togaya kwegayirira kwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tega okutu eri okusaba kwange, Ayi Katonda; So teweekweka obutawuliriza kwegayirira kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, wulira okusaba kwange, togoba kwegayirira kwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tega okutu eri okusaba kwange, ai Katonda; So teweekweka obutawulira kwegayirira kwange.