Psalms 55:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tabulatabula, ayi Mukama, sobeza ennimi zaabwe; anti ndaba bukambwe na nnyombo mu kibuga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Beetooloola bbugwe waakyo emisana n’ekiro, ne munda mu kyo mujjudde ettima n’ebikolwa ebibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emisana n'ekiro batambulatambula ku bbugwe waakyo; Era obubi n'ettima biri wakati mu kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emisana n'ekiro beetooloola ebisenge byakyo, ne bakijjuza ebikolwa ebibi n'emitawaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emisana n'ekiro batambulatambula ku bbugwe waakyo: Era obubi n'ettima biri wakati mu kyo.