Psalms 55:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ate ye ggwe, bwe twenkana, munnange, mukwano gwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gwe twabanga naye mu ssanyu ng’abooluganda, nga tutambulira mu kibiina ekinene mu nnyumba ya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Twateesanga ebigambo n'essanyu ffembi, Twatambulanga mu nnyumba ya Katonda n'ekibiina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Twanyumyanga ffembi emboozi ey'akafubo twasinzizanga wamu mu nnyumba ya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Twateesanga ebigambo n'essanyu fembi, Twatambulanga mu nnyumba ya Katonda n'ekibiina.