Psalms 55:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze nkoowoola Katonda, Omukama n'andokola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekiro, ne mu makya ne mu ttuntu, ndaajana nga bwe nsinda; n’awulira eddoboozi lyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akawungeezi n'enkya ne mu ttuntu nneemulugunyanga ne nsindanga; Naye anaawuliranga eddoboozi lyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku makya, mu ttuntu n'akawungeezi neemulugunya nga nsinda. Ajja kuwulira eddoboozi lyange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akawungeezi n'enkya ne mu ttuntu neemulugunyanga ne nsindanga: Naye anaawuliranga eddoboozi lyange.