Psalms 55:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Annunula mu abo abankijjanya nga situusiddwako kabi, newandibadde nga bangi abandi obubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda oyo atudde ku ntebe ye ebbanga lyonna, aliwulira n’ababonereza abo abatakyusa makubo gaabwe era abatatya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda aliwulira, n'abakakanya, Ye oyo eyaatikirwa edda n'edda lyonna, kubanga tebakuuma mateeka, era tebatya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda eyafuga okuva emirembe gyonna aliwulira n'abawangula, kubanga tebakyukako, era tebatya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda aliwulira, alibaddamu, ye oyo abeerera edda n'edda lyonna, (Seera) Alibaddamu abo abatalaba biggya, Abatatya Katonda.