Psalms 55:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda wulira, obatoowaze, ggwe awaŋŋamye okuva ddi na ddi, kubanga tebakyusaako n'okutya tebatya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Agololera emikono gye ku mikwano gye; n’amenya endagaano ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyali munnange yagolola emikono gye ku mikwano gye, Yamenya endagaano gye yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyali munnange yalumbagana mikwano gye, n'amenya endagaano gye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yagolola emikono gye ku abo abaali batabaganye naye: Yanyooma endagaano ye.