Psalms 55:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omutima gwange gunyolwa muli mu nze; entiisa y'okufa engwiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okutya n’okukankana binnumbye; entiisa empitiridde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okutya n'okukankana kuntuuseeko, N'okwekanga kunnumbye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okutya n'okukankana binkutte, ekyekango kintekemudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okutya n'okukankana kuntuuseeko, N'okwekanga kunnumbye.