Psalms 55:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okutya n'okujugumira binzijidde, entiisa embuutikidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne njogera nti, Singa nnina ebiwaawaatiro ng’ejjiba, nandibuuse ne ŋŋenda mpummulako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne njogera nti Singa mbadde n'ebiwaawaatiro ng'ejjiba! Nnandibuuse, ne ŋŋenda, ne mpummula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ŋŋamba nti: “Singa mbadde n'ebiwaawaatiro ng'ejjiba, nandibuuse ne nnoonya gye mpummulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne njogera nti Singa mbadde n’ebiwaawaatiro ng'ejjiba Nandibuuse, ne ŋŋenda, ne mpummula.