Psalms 55:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne ŋŋamba nti: “Singa nalina biwaawaatiro ng'enjiibwa, nandibuuse ne ŋŋenda ne mba mu ddembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nandiraze wala nnyo, ne mbeera eyo mu ddungu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, nandikyamidde wala, Nnandisuze mu ddungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nandibuuse ne ŋŋenda wala, ne mbeera eyo mu ddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, nandikyamidde wala, Nandisuze mu ddungu. (Seera)