Psalms 56:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Katonda mwe nteeka essuubi lyange, omuntu obuntu ayinza kunkola ki?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndituukiriza obweyamo bwange gy’oli, Ayi Katonda; ndikuleetera ebirabo eby’okukwebaza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebirayiro byo biri ku nze, Ayi Katonda; Ndisasula ssaddaaka ez'okwebaza gyoli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, ndituukiriza byonna bye nkusuubizza. Ndikuwa ebirabo olw'okukwebaza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebirayiro byo biri ku nze, ai Katonda: Ndisasula ssaddaaka ez'okwebaza eri ggwe.