Psalms 57:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, ndikutenda mu bantu; ndikuyimba mu mawanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga okwagala kwo kungi nnyo, kutuuka ne ku ggulu; n’obwesigwa bwo butuuka ku bire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ekisa kyo kingi, kituuka mu ggulu, N'amazima go gatuuka mu bire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekisa kyo kigulumivu okutuuka ku ggulu. Obwesigwa bwo butuuka ne ku bire.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ekisa kyo kingi, kituuka mu ggulu, N'amazima go gatuuka mu bbanga.