Psalms 57:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nsaasira, ayi Mukama, nsaasira, kubanga gy'oli gye nzirukira; nzija kuddukira mu kisiikirize ky'ebiwaawaatiro byo okutuusa ng'akabi kayise.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkoowoola Katonda Ali Waggulu Ennyo, Katonda atuukiriza bye yantegekera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndikoowoola Katonda ali waggulu ennyo; Katonda atuukiriza byonna bye yantegekera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkoowoola Katonda Atenkanika, Katonda atuukiriza bye yantegekera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndikoowoola Katonda ali waggulu ennyo; Katonda ankolera byonna.