Psalms 57:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ngalamidde mu mpologoma wakati; ezikavvula abaana b'abantu; amannyo gaazo, mafumu na busaale; ennimi zaazo bitala ebyogi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, ogulumizibwenga okusinga eggulu; n’ekitiibwa kyo kibune ensi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakugulumize, Ayi Katonda, okusinga eggulu! Ekitiibwa kyo kibeere ku nsi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gulumizibwa okusinga eggulu, ayi Katonda, ekitiibwa kyo kibune ensi zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakugulumize, ai Katonda, okusinga eggulu; Ekitiibwa kyo kibeere ku nsi zonna.