Psalms 57:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zuukuka, mwoyo gwange, zuukuka, ntongooli n'ennanga. Nzija kuzuukusa amaliiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, ndikwebaza mu mawanga; ndiyimba nga nkutendereza mu bantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndikwebaliza ggwe, Ayi Mukama, mu bantu; Ndiyimba eby'okukutendereza ggwe mu mawanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaakwebaza, ayi Mukama nga ndi mu bantu. Nnaayimba ne nkutenderereza mu mawanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndikwebaliza ggwe, ai Mukama, mu bantu: Ndiyimba eby'okukutendereza ggwe mu mawanga.