Psalms 58:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmwe ab'obuyinza, ddala musala mu bwenkanya? Abaana b'abantu mubalamula mu butuufu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nedda, mutegeka ebitali bya bwenkanya mu mitima gyammwe; era bye mukola bireeta obwegugungo mu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nedda naye mu mitima gyammwe mulowooza kukola bubi; N'emikono gyammwe mukola bya ttima mu nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nedda! Mulowooza ku kukola bibi. Mukola bya bukambwe mu nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mu mitima gyammwe mukola eby'obubi; Ettima ery'emikono gyammwe gwe musango gwe musala mu nsi.