Psalms 58:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nedda, mu mutima mulowooza kukola bubi, mu nsi emikono gyammwe gibunyizzaamu bya bukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakola ebibi bakyama nga baakazaalibwa, bava mu lubuto nga balina ekibi, era bakula boogera bya bulimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi bakyama nga bakyali mu lubuto, Baasobya okuva mu buto bwabwe, nga boogera eby'obulimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi bazaalibwa nga babi, obulimba babutandika nga bato.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababi bakyama okuva mu lubuto: Bwe bazaalibwa, amangu ago ne beekooloobya, nga boogera eby'obulimba.