Psalms 58:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Babulewo ng'amazzi bwe gakulukuta ne gagenda; bakale ng'omuddo ogusambiriddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Babe ng’ekkovu erisaanuukira mu lugendo lwalyo. Babe ng’omwana azaaliddwa ng’afudde, ataliraba ku njuba!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Babe ng'ekkovu erisaanuuka eriggwaawo, Era ng'omwana omukazi gw'ataasa, atalabanga ku musana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Babe ng'ekkovu erisaanuuka, babe ng'omwana omusowole atalaba ku kitangaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Babe ng'ekkovu erisaanuuka eriggwaawo: Era ng'omwana omukazi gw'ataasa, atalabanga ku musana.