Psalms 59:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye tobatta, sikulwa ng'abantu bange beerabira; mu maanyi go babungeese; basasire wansi, ayi Mukama, engabo yaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amalala gaabwe n’ebyonoono ebiva mu kamwa kaabwe, n’ebigambo by’oku mimwa gyabwe leka byonna bibatege ng’omutego. Kubanga bakolima era ne boogera eby’obulimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'okwonoona kw'akamwa kaabwe, olw'ebigambo by'emimwa gyabwe, Bakwatibwe nga beenyumiriza, Era n'olw'okukolima n'obulimba bye boogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okwogera ebibi tekubava ku mimwa. Bakwatibwe mu kwekulumbaza kwabwe olw'okukolima n'olw'okulimba kwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'okwonoona kw'akamwa kaabwe, olw'ebigambo by'emimwa gyabwe, Bakwatibwe nga beenyumiriza, Era n'olw'okukolima n'obulimba bye boogera.