Psalms 59:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu busungu bwo bamaleewo, bamaleewo okutuusa nga tewali asigaddewo; olwo balimanya nti: Katonda afuga mu Yakobo n'okutuuka ku nkingi z'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakomawo nga buwungedde nga babolooga ng’embwa, ne batambulatambula mu kibuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era akawungeezi bakomewo, bakaabe ng'embwa, Beetooloole ekibuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakomawo buli kawungeezi nga bakaaba ng'embwa ne beetooloola ekibuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era akawungeezi bakomewo, bakaabe ng'embwa, Beetooloole ekibuga.