Psalms 59:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, mponya abalabe bange; ntaasa abansitukiddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omponye abakola ebitali bya butuukirivu, era ondokole mu batemu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ondokole eri abo abakola ebitali bya butuukirivu, Omponye eri abo abaagala omusaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mponya abakola ebibi, ntaasa abatemu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ondokole eri abo abakola obutali butuukirivu, Omponye eri abo abaagala omusaayi.