Psalms 59:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama Katonda w'Amagye, ggwe Katonda wa Yisirayeli; weegugumule, obonereze amawanga gonna, tokwasa kisa ab'enkwe, ababi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakomawo buli kiro, nga babolooga ng’embwa, ne batambulatambula mu kibuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakomawo buli kawungeezi, nga bakaaba ng'embwa, ne beetooloola ekibuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakomawo buli kawungeezi nga bakaaba ng'embwa, ne beetooloola ekibuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakomawo akawungeezi, bakaaba ng'embwa, Beetooloola ekibuga.