Psalms 59:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba bye bafukumula mu kamwa kaabwe; ebitala bye biva mu kamwa kaabwe, ne bagamba nti: “Waliwo awulira?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ggwe, Ayi Mukama, obasekerera, era amawanga ago gonna oganyooma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe, Mukama, olibasekerera; Oliduulira amawanga gonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe ayi Mukama, obasekerera, osunga abantu bonna ab'ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe, Mukama, olibasekerera; Oliduulira amawanga gonna.