Psalms 59:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ggwe, ayi Mukama, obasekerera; amawanga ago gonna oganyooma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, Amaanyi gange, nnaakwesiganga era nnaakutenderezanga, kubanga ggwe kigo kyange ekinywevu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi amaanyi gange, nnaakulindiriranga ggwe; Kubanga Katonda kye kigo kyange ekiwanvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaanyi go ge neesiga, gy'oli gye nzirukira, ayi Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai amaanyi gange, naakulindiriranga ggwe: Kubanga Katonda kye kigo kyange ekiwanvu.