Psalms 6:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama awulidde okuwanjaga kwange; Omukama akkirizza essaala yange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalabe bange bonna baliswazibwa era balitya nnyo; bazzibwe emabega nga bajjudde obuswavu mangu ago.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalabe bange bonna baliswala ne basoberwa. Balivaawo mangu nga baswadde!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalabe bange bonna baliswala era balisoberwa, balivaawo mangu nga baswadde!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abalabe bange bonna baliswazibwa, balyeraliikirira nnyo: Balidda ennyuma, baliswazibwa mangu.