Psalms 6:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnyenjebuse olw'okuwoloma; ekiro kyonna ntotobaza ekitanda kyange olw'okukaaba, obuliri bwange mbujonjobaza n'amaziga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso gange ganafuye olw’okunyolwa, tegakyalaba bulungi olw’abalabe bange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso gange gazimbye olwo kukaaba ennyo, Gankambagga olw'abalabe bange bonna abankaabya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaaso gange gakutteko ekifu olw'obuyinike. Gankambagga olw'abalabe bange bonna bankaabya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eriiso lyange likulukuse olw'okunakuwala; Likaddiye olw'abalabe bange bonna.