Psalms 6:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Munsegulire, mmwe mwenna abakola obubi, kubanga Omukama awulidde eddoboozi ly'okukaaba kwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama awulidde okwegayirira kwange, n’okusaba kwange akukkirizza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama awulidde okwegayirira kwange, Mukama akkiriza okusaba kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama awulidde okwegayirira kwange, akkirizza okumpa kye mmusaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama awulidde okwegayirira kwange; Mukama anakkirizanga okusaba kwange.