Psalms 60:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bo wabalabisa ebizibu; mwatunywesa evviini eyatuzunza emitwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Otulokole era otuyambe n’omukono gwo ogwa ddyo, abakwagala baleme kutuukibwako kabi konna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muganzi wo alyoke awonyezebwe, Lokola n'omukono gwo ogwa ddyo, otuddemu!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nziraamu kye nkusaba, otuwonye n'obuyinza bwo, baganzi bo tununulibwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muganzi wo alyoke awonyezebwe, Lokola n'omukono gwo ogwa ddyo, otuddemu.