Psalms 61:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Na bivuga bya nkoba. Ya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wulira okukaaba kwange, Ayi Katonda; wulira okusaba kwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Owulire okukaaba kwange, Ayi Katonda; Owulirize okusaba kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, wulira okukaaba kwange, wuliriza okwegayirira kwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Owulire okukaaba kwange, ai Katonda; Olowooze okusaba kwange.