Psalms 61:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkukoowoola nga nnyima ku nkuzi y'ensi, eno omutima nga gunnyenjebuse. Nsitula, nteeka ku lwazi olunsiga obuwanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga gw’oli kiddukiro kyange. Oli kigo eky’amaanyi mwe neekweka omulabe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga wali kiddukiro gye ndi, Ekigo eky'amaanyi eri omulabe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ggwe kiddukiro kyange, ggwe w'amaanyi antaasa abalabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga wali kiddukiro gye ndi, Ekigo eky'amaanyi eri omulabe.