Psalms 61:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnaabeeranga mu weema yo emirembe gyonna, ne neewogoma mu kisiikirize ky'ebiwaawaatiro byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ggwe, Ayi Katonda, owulidde obweyamo bwange: ompadde omugabo awamu n’abo abatya erinnya lyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ggwe, Ayi Katonda, owulidde obweyamo bwange, Ompadde obusika bw'abo abaagala erinnya lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Owulidde bye nsuubizza, ayi Katonda, ompadde by'ogabira abakussaamu ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ggwe, ai Katonda, owulidde obweyamo bwange: Ompadde obusika bw'abo abaagala erinnya lyo.