Psalms 61:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ggwe wawulira obweyamo bwange, ayi Katonda; wampa obusika bw'abatya erinnya lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyongere ku nnaku z’obulamu bwa kabaka; emyaka gye gimutuuse mu mirembe mingi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yongera ku nnaku ez'obulamu bwa kabaka, Emyaka gye gigumire emirembe emingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wanvuya obulamu bwa kabaka, awangaale emyaka n'emyaka,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olyongera ku nnaku ez'obulamu bwa kabaka: Emyaka gye giriba ng'emirembe emingi.