Psalms 61:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Atuule ku nnamulondo emirembe gyonna mu maaso ga Katonda; lagira ekisa n'obwesigwa bimukuume.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndyoke nnyimbenga nga ntendereza erinnya lyo ennaku zonna, nga ntuukiriza obweyamo bwange buli lunaku.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ndyoka nnyimba okutendereza erinnya lyo ennaku zonna; Ntuukirize buli lunaku obweyamo bwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ndyoke nnyimbenga okukutendereza ennaku zonna, nga ntuukiriza buli lunaku bye nsuubizza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ndyoka nnyimba okutendereza erinnya lyo ennaku zonna; Ntuukirize buli lunaku obweyamo bwange.