Psalms 62:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muleke kwesiga kuliika, oba okusuubirira mu kunyaga; obugagga ne bwe bweyongera, tobumalirangako mutima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda ayogedde ekintu kimu, kyokka nze nziggyemu ebintu bibiri nti: Katonda, oli w’amaanyi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda yayogera omulundi gumu, Mpulidde bwe ntyo emirundi ebiri; Nga Katonda ye nannyini buyinza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda ayogedde ne mmuwulira, emirundi egisoba mu gumu nti: “Obuyinza Katonda ye nnyinibwo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda yayogera omulundi gumu, Mpulidde bwe ntyo emirundi ebiri; Nga Katonda ye nannyini buyinza: