Psalms 62:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda yayogera ekintu kimu, ebintu bibiri bye nawulira: nti Katonda ye nnyinibuyinza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era ggwe, Ayi Mukama, ojjudde okwagala. Ddala olisasula buli muntu ng’ebikolwa bye bwe biri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ggwe, Ayi Mukama, ggwe olina okwagala okutuukiridde. Kubanga osasula buli muntu ng'omulimu gwe bwe guli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nti: “Ekisa kye kya lubeerera,” kubanga ayi Mukama, buli muntu omusasula ng'omulimu gwe bwe guli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ggwe, ai Mukama, olina okusaasira: Kubanga osasula buli muntu ng'omulimu gwe bwe guli.