Psalms 62:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baasalawo kimu: bamuwanule mu kifo kye ekya waggulu; mu bulimba mwe basanyukira. N'akamwa kaabwe baagaliza birungi, sso nga mu mitima gyabwe bavumirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emmeeme yange ewummulire mu Katonda yekka; kubanga mu ye mwe muli essuubi lyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emmeeme yange, lindiriranga Katonda yekka; Kubanga oyo okusuubira kwange mwe kuva.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Neesiga Katonda yekka, essuubi lyange liri mu ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emmeeme yange, lindirira Katonda yekka; Kubanga oyo okusubira kwange mwe kuva.