Psalms 62:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi mwoyo gwange, wummulira mu Katonda mwokka, kubanga mu ye mwe muva essuubi lyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye yekka lwe lwazi lwange era bwe bulokozi bwange, ye kye kigo kyange, siinyeenyezebwenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ye yekka lye jjinja lyange era bwe bulokozi bwange; Oyo kye kigo kyange ekiwanvu, sirisagaasagana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye yekka ankuuma era andokola, ye antaasa, siriwangulwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ye yekka lye jjinja lyange era bwe bulokozi bwange: Oyo kye kigo kyange ekiwanvu: sirisagaasagana.