Psalms 62:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yekka lwe lwazi lwange, bwe bulokofu bwange; kye kigo kyange, sirinyeenyezebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okulokolebwa kwange n’ekitiibwa kyange biri mu Katonda yekka; ye lwe lwazi lwange olw’amaanyi era kye kiddukiro kyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awali Katonda we wali obulokozi bwange n'ekitiibwa kyange; Ejjinja ery'amaanyi gange n'ekiddukiro kyange biri mu Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda ye annunula ne mba waakitiibwa, Katonda kye kiddukiro ekigumu mwe nneekukuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awali Katonda we wali obulokozi bwange n'ekitiibwa kyange: Ejjinja ery'amaanyi gange n'ekiddukiro kyange biri mu Katonda.